Cantitate/Preț
Produs

Yesu Yekka

Autor Desmond Ford
en Limba Engleză Paperback
Ekitabo kino kyesigamiziddwa ku Kristo, kyesigamiziddwa ku musaalaba era ne kunjiri. Kisongedde ddala ku kutuukiriza ekisuubizo Katonda kye yakola emyaka egisoba mu nkumi ssatu egiyise. Katonda yasuubiza nti luliba lumu n'abeera naffe era n'atambula naffe, nti era anaabeera katonda waffe naffe tunaabeera bantu be. Ekisuubizo ekyo kyatuukirizibwa mu Yesu nga ye ye a Katonda ali naffe. Yesu yajja okutulaga Katonda bw'afaanana. Y'etikka ebibi byaffe, era ku Musaalaba yasalirwa omusango n'asingisibwa ogwali ogwaffe. Olwo nno ffe ne tuba nga tetulina kyakunenyezebwa ne twejjeerezebwa. Katonda bwatyo bwafanana. Wano mu Yesu Yekka mulimu ebirungo byotojja kusanga wantu walala wonna. Eky'omuwendo omungi ekijja okukulungamya okuyimba amatendo ga Katonda olw'okwagala kwe okungi era n'amagezi ge. Desmond Ford awandiise ebitabo bingi ku Kristo. Ekitongole kye ekya Good News Unlimietted kikuba ebitabo, emiko mu mawulire era n'obutabo. Era ku mutimbagano gw'ebyuma bikali magezi ojja kusangako bingi ebijja okukuyamba mu kusinza.
Citește tot Restrânge

Preț: 5329 lei

Nou

Puncte Express: 80

Preț estimativ în valută:
1020 1049$ 846£

Carte disponibilă

Livrare economică 28 ianuarie-11 februarie

Preluare comenzi: 021 569.72.76

Specificații

ISBN-13: 9781496028556
ISBN-10: 1496028554
Pagini: 124
Dimensiuni: 140 x 216 x 7 mm
Greutate: 0.15 kg
Editura: CREATESPACE